Document Preview
Unlock Full Document & Resource Library
Join thousands of Ugandan students and educators accessing verified academic materials, past papers, and syllabi.
100% Free Downloads
Verified Quality Papers
All Academic Levels
No credit card required. StudyUganda is supported by partnering educational institutions.
Tags & Categories
Content Preview
3080 words
BYA NALUBEGA MARGARET BIRUNGI 0782397617 1 ABOOLUGANDA AB ’ENDA EMU Akatabo kano kawandiikibwa omwami Hugo Ssematimba Barlow. Kalimu ebitontome eby’enjawulo ebikwatagana ku nneeyisa y’abantu, embeera y’ensi, enkula n’endabika y’ebintu ebyenjawulo, ebikwata ku bazadde, eby’ebyobuwangwa n’ebirala. EBITONTOME EBIRIMU 1. Maama ne Taata 10. Abavumbuzi Nnamige. 2. Anoona okwagala 11. Mwanga n’Abajulizi. 3. Nantaggwa Malambula 12. Omuntu ku mwezi. 4. Obusagwa bw’omusota 13. Kampala 1981 5. Abooluganda ab’enda emu 14. Ezaali embikke 6. Enkeera Budde 15. Omulebeesi 7. Lujuuju 16. Leeta ppeesa (1984) 8. Ettaka lino Erindya 17. Ebizibu Byajja nga Birogologo (1986) 9. Ettooke Kawoomera 18. Enjuba Tetwesudde. EBIKWATA KU MUWANDIISI Hugo Ssematimba Barlow yazaalibwa nga 4/11/1930 mu maka g’omwami n’omukyala John ne Maliza Barlow. Yasomera King’s College Buddo pulayimala ne ssekendule. Yagenda e Bungereza gye yasomera eby’obulimi n’afuna Diploma y’eby’obulimi mu (HAAC) ne National Diploma mu Agriculture (UK). Yakolako nga munnamawulire mu mpapula Uganda Herald ne Matalisi mu 1950, mu Overseas Food Corporation mu Tanganyika (1950 – 1953); Mu Makerere University Kabanyolo Farm nga Farm Manager (1953 – 1980); Mu Industrial and Agricultural Chemicals nga Manager (1980 – 94); kati yawummula, alima bimuli era ye director mu Bamuhalu Flor ist e Wandegeya, memba w’ekibiina ky’olulimi oluganda. EMIRAMWA EMIKULU MU KATABO Emiramwa z’empagi ebitontome bya Barlow kwe bizimbiddwa era ng’emiramwa gino egy’enjawulo giyamba okutuusa obubaka eri omusomi. BYA NALUBEGA MARGARET BIRUNGI 0782397617 2 - Okukolaganira awamu ; Guno gwe gumu ku miramwa emikulu era nga gye yolekera bulungi mu bitontome ebiri mu katabo okugeza mu kito ntome “abooluganda ab’enda Emu” Lubuto neBaine bakolaganira wamu. - Omukwano ; Omuwandiisi atuzimbidde omukwano mu bimu ku bitontome bye era ng’atulaga engeri gye gujjamu n’engeri gye gufaamu okugeza anoonya okwagala, maama ne Taata, Busagwa bw’omusota. - Ebyobuwangwa ; Omuwandiisi atuzimbidde ebyobuwangwa eby’enjawulo mu bitontome bye ekiyamba omusomi okutegeera ebyobuwangwa ebyo ate n’okufuna obubaka okugeza mu …
About This Document
S.6 Abooluganda Caltec S.6, published by Caltec Academy, is an educational document on StudyUganda.com covering Caltec Academy, S6 Class. This resource includes: "BYA NALUBEGA MARGARET BIRUNGI 0782397617 1 ABOOLUGANDA AB ’ENDA EMU Akatabo kano kawandiikibwa omwami Hugo Ssematimba Barlow. Kalimu ebitontome eby’enjawulo ebikwatagana ku nneeyisa y’abantu, embeera ……" (Format: PDF) — 251.22 KB, 12 pages. Added July 5, 2026.
Content Typeapplication/pdf
Attachment
Not available
Doc ID#811174
SHA-256 Integrity Hash
fb5faf2496ab39a6031aa5849ad97979bd76412057b78a31c1d8c86183f61d2b